• 7 years ago
Eggwanga lizuukukidde ku mawulire g’okufa kw’omu ku bayimbi ab’amannya, Moses Nakintije Ssekibogo owa Goodlyfe, amanyiddwa ennyo nga Mowzey Radio.
Mowzey afudde bukya mu ddwaliro lya Case Hospital ku Buganda Road mu Kampala gyamaze ennnaku ng’ajjabwa oluvannyuma lw’okukubwa mu bbaala emu omwezi ogwedde.

Category

🗞
News

Recommended